CGSpaceA Repository of Agricultural Research Outputs
    View Item 
    •   CGSpace Home
    • Bioversity International
    • Bioversity Manuals and Research Tools
    • View Item
       
    • CGSpace Home
    • Bioversity International
    • Bioversity Manuals and Research Tools
    • View Item
    JavaScript is disabled for your browser. Some features of this site may not work without it.

    Okukyusa enneeyisa: ekitabo omuli ensonga enkulu ku kukyusa embeera ez’enjawulo

    Thumbnail
    View/Open
    Nutirtion Key Message - Luganda.pdf (3.126Mb)
    Authors
    Ekesa, Beatrice
    Nabuuma, Deborah
    Namukose, Samalie
    Upenytho, George
    Date Issued
    2019
    Language
    other
    Type
    Manual
    Accessibility
    Open Access
    Usage rights
    CC-BY-4.0
    Metadata
    Show full item record
    Share
    
    Citation
    Ekesa, B.; Nabuuma, D.; Namukose, S.; Upenytho, G. (2019) Okukyusa enneeyisa: ekitabo omuli ensonga enkulu ku kukyusa embeera ez’enjawulo. 32 p.
    Permanent link to cite or share this item: https://hdl.handle.net/10568/107213
    Abstract/Description
    Ekitabo kino ku kukyusa embeera ez’enjawulo kyateekebwateekebwa nga kyesigamye ku musingi gw’ebibala ebisuubirwa okuva mu kussa mu nkola ebyalambikibwa mu kiwandiiko ekyoleka ensonga z’enteekateeka y’okukyusa embeera y’amaka mu bujjuvu. Ekitabo kino kyeyambisibwa okukwanaganya ensonga ez’enjawulo okutuuka ku kiruubirirwa eky’awamu. Kirimu emiramwa gy’ennyingo enkulu nnya, nga bwe zimenyeddwa wammanga:1. Ebikolebwa okutumbula omutindo gw’endya n’ebyendiisa omulungi ssaako ebyobulimi n’obulunzi awaka 2. Ebikulu ebigobererwa mu ndya n’endiisa esaanidde awaka3. Ennyingiza y’amaka bw’eyamba mu kunyweza obungi bw’emmere ssaako endya n’endiisa esaanidde 4. Obungi bw’emmere emala obulungi awaka n’okukuuma obuyonjoN’olwekyo, wansi wa buli nnyingo waliwo obubaka omuli ebikolebwa n’enneeyisa eri abantu abasinga okubivunaanyizibwako nga be balina okubikola obutereevu olwo ne bigobererwa ensonga enkulu n’ebikoleka amangu.Omusomesa alina okunokolayo emiganyulo egiva mu kussa mu nkola ensonga enkulu ezirambikiddwa ssaako emiganyulo gy’ebyo ebikoleka amangu eri abantu ababivunaanyizibwako (abalina okubikola). Kino kijja kuyamba okubazzaamu amaanyi okulaba nga babikola mu kwagala awatali kukakibwa.
    CGIAR Author ORCID iDs
    Beatrice Ekesahttps://orcid.org/0000-0002-2630-258X
    Deborah Nabuumahttps://orcid.org/0000-0001-7055-2597
    Notes
    Abawandiisi b’ekitabo kino beebaza olw’obuyambi mu by’ensimbi okuva mu nsawo y’ekitongole ky’ensi yonna ekivunaanyizibwa ku nsawo y’okutumbula ebyobulimi ekimanyiddwa nga International Fund for Agricultural Development (IFAD) bwe kyayisa mu kitongole kya Bioversity International. Minisitule y’Ebyobulamu eya Uganda n’omulamwa gwayo ku kutumbula eby’endya n’endiisa esaanidde nayo yeebazibwa olw’okuyita mu biwandiikiddwa n’ebikakasa. Abawandiisi era beebaza olw’ebifaananyi ebimu ebikozeseddwa okuva awalala gamba nga ebimu ebivudde mu kitongole ekigabi ky’obuyambi ekya USAID mu nteekateeka yaakyo ey’okukulaakulanya ebitundu okuyita mu kukolagana n’abantu okutumbula eby’endya n’endiisa wamu n’ebyobulimi ey’omwaka 2014. Ebifaananyi ebirala bivudde mu kitongole kya SWICHI mu pulojekiti yaakyo ey’omwaka 2016 ng’eno etambulira ku mulamwa gw’okunyweza n’okutumbula eby’obujjanjabi bw’abakyala ab’embuto n’eby’endiisa y’abaana mu ggwanga.
    Other CGIAR Affiliations
    Agriculture for Nutrition and Health
    AGROVOC Keywords
    nutrition education; diet; communication; social behaviour
    Subjects
    NUTRITION EDUCATION; COMMUNICATION;
    Organizations Affiliated to the Authors
    Bioversity International; Ministry of Health, Uganda
    Investors/sponsors
    International Fund for Agricultural Development
    Related material
    Related reference: https://hdl.handle.net/10568/107212
    Related citation
    Ekesa, B.; Nabuuma, D.; Namukose, S.; Upenytho, G. (2019) Behavior communuication: nutrition key message booklet for extension service providers. 32 p.
    Collections
    • Bioversity Manuals and Research Tools [30]
    • Healthy Diets from Sustainable Food Systems [259]

    AboutPrivacy StatementSend Feedback
     

    My Account

    LoginRegister

    Browse

    All of CGSpaceCommunities & CollectionsBy Issue DateAuthorsTitlesBy AGROVOC keywordBy ILRI subjectBy RegionBy CountryBy SubregionBy River basinBy Output typeBy CIP subjectBy CGIAR System subjectBy Alliance Bioversity–CIAT subjectThis CollectionBy Issue DateAuthorsTitlesBy AGROVOC keywordBy ILRI subjectBy RegionBy CountryBy SubregionBy River basinBy Output typeBy CIP subjectBy CGIAR System subjectBy Alliance Bioversity–CIAT subject

    Statistics

    Most Popular ItemsStatistics by CountryMost Popular Authors

    AboutPrivacy StatementSend Feedback